Eby’ettaka lya Kabaka e Mawogola Tebinaggwa, kkooti eyongezzaayo ebiragiro
Bya Elisa Nicholas Ssekitende Kkooti e Masaka eyongezzaayo nate ebiragiro ebikugira omuntu yenna obutetantala kubaako kyakolera wadde okusembera ku ttaka lya Kabaka ery’embuga ya Ggombolola Ssabawaali Mijwala, mu district ey’e Ssembabule. Omulamuzi Victoria Nakintu eyalambula ettaka lino gyebuvuddeko, abadde asuubirwa okuwa ensala ye leero kuky’okulagira abantu okuli Minisita Omubeezi akola ... Read More »