Akawuka kasirimu nakafuba byongedde okwegirisiza kubaliko obulemu e Bukomansimbi
Bya Boniface Kizza Abakulembeze babaliko obulemu mu disitulikiti y’e Bukomansimbi bali mukutya olwomuwendo gwabakwatibwa akawuka kasirimu nga kw’otadde nakafuba gwebagamba nti gubasuseeko. Bino babituseeko munsisinkano gyebabaddemu n’abakulembeze kumitendera egitali gimu nga batunulidde obulabe obuletebwa obulwadde bwakafuba (TB) Mukyala Specioza Namyalo nga yakulira ekibiina kyabaliko obulemu mu disitulukiti eno ki Bukomansimbi ... Read More »