Banabitone e Masaka bakukkulumidde ekitongole ekirungamya eby’empuliziganya mu ggwanga
Bya Elisa Nicholas Ssekitende Ab’ekitongole ekirunggamya eby’empuliziganya mu Ggwanga-UCC, basisinkanye abazannyi ba filimu nebanna bitone abalala mu bitundu by’e Masaka, okubasomesa ku Mateeka n’ebisoso egyirunggamya omulimu n’ebiyiiye byaabwe, nebakukkulumira ekitongole kino obutakola kimala Kutumbula mulimu gwaabwe n’okubayamba okugenda mu Maaso. Abazannyi bano nga bakulembeddwaamu bannaabwe okuli Lwanga Francis Junior, Namugera ... Read More »