Aba kooyi yeggombolola Ya Kibinge bakalatiddwa okubeera aberufu
Bya Boniface Kizza Kooti ya LC 3 ku ggombolola ya Kibinge mu disitulikiti ye Bukomansimbi erayiziddwa mubutongole okutandika emirimo gyayo. Kooti yakutuula kuggombolola eranga yakukola kumisaango emitonotono egy’etagisa okumalira ku kitundu kiyambeko okkendeeza omujjuzo mu kooti enkulu. Bwabadde alayiza olukiiko lwa kooti, omulamuzi Aisha Nattembo abakalatidde okuba aberuufu mu misango ... Read More »