Mukomye eby’okusaba Allowance nga babayise mu Meeting-Minisita Kyeyune Haruna Kasolo
Bya Elisa Nicholas Ssekitende Minister wa Microfinance, avunaanyizibwa ku bibiina by’obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo asoomozezza abakulembeze okukomya omuze gw’okulowolezanga mukufuna ensako buli lwebaba babayise okubaako byebategeezebwa ebiyamba abantu bebakulembera. Minisita Kasolo okwogera bino asinzidde mumusomo ogwaategekeddwa aba Microfinance Support Centre eri abakulembeze ba district y’e Ssembabule okuli Ssentebe Patrick Nkalubo ... Read More »