Abeseenza ku ttaka lya sango-bay e Kyotera sibakuliyirirwa-vsabaminisita Nabbanja
Bya Boniface Kizza Sabaminisita wa Uganda Hon. Robinah Nabbanja Musafiiri akawagamudde bwategezezza ng’abantu bonna abesenja kuttaka lya gavumenti erya Sango-bay mu Kyotera bw’ebatagenda kufuna yadde omunwe gwennusu ngagamba nti bano ettaka balyesenjako mubumenyi bwamateeka. Nabbanja okogera bino asinzidde Kyotera bwabadde alambula emirimo egyikolebwa mu district eno nga kuno kwekuli nettaka ... Read More »