Omulabirizi wa West Buganda avumiridde obutali bwenkanya
Bya Elisa Nicholas Ssekitende Omulabirizi wa West Buganda Rt.Rev.Bishop Henry Katumba Tamale, avumiridde ebikolwa eby’obutali bwenkanya ebyeyolekera mu Ggwanga lino, omuli okutulugunya abalala, obwannakyemalira, enguzi n’obubbi. Bino Omulabirizi Tamale abyogeredde ku Maka g’obulabirizi ku Lutikko e Kako mu Kibuga Masaka, bu Bubaka bwe obwamazuukira n’asaba wabeewo engeri ennambulukufu ey’okukwaatamu ensonga ... Read More »