Okukuza olunaku lw’abamawulire e Masaka, Bawanjaze
Bya Elisa Nicholas Ssekitende Mukukuza Olunaku lw’abamawulire e Masaka, bannamawulire bawanjagidde Gavumenti n’abakulu abakwaatibwako ensonga mu Ggwanga, omuli abakungu ba Gavumenti, abagagga n’abebitongole eby’enjawulo okukola ekisoboka okukomya ebikolwa ebityoboola eddembe ly’obuntu, kubanga bino byebiviirako n’okutyobola eddembe ly’abamawulire n’okubakubanga emiggo, buli lwebaba bagezaako okubironkooma. Ezekiel Ssekweyama, omu kubannamawulire abagundiivu mu bitundu ... Read More »